Psalms 119:145 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkowoola n'omutima gwonna, ayi Mukama, nnyanukula, nzija kutuusa amateeka go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkoowoola n’omutima gwange gwonna, Ayi Mukama, onnyanukule! Nnaagonderanga amateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkoowodde n'omutima gwange gwonna; ompitabe, Ayi Mukama: Nnaakuumanga amateeka go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nkoowoola n'omutima gwange gwonna, onziremu, nnaakwatanga amateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
KOOFU: Nkoowodde n'omutima gwange gwonna; ompitabe, ai Mukama: Naakuumanga amateeka go.