Psalms 119:147 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkeera mu matulutulu ne mpanjaga, nsuubira mu kigambo kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ngolokoka bunatera okukya ne nkukaabirira onnyambe; essuubi lyange liri mu kigambo kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnakeera emmambya nga tennasala, ne nkoowoola: Nnasuubira ebigambo byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkeera nnyo ng'emmambya tennasala, ne nkusaba onnyambe. Neesiga kye wasuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nakeera emmambya nga tennasala, ne nkoowoola: Nasuubira ebigambo byo.