Psalms 119:152 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebbanga liweze nga mmanyi okusinziira ku by'oyigiriza nti wabiteekawo emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okuva edda n’edda nayiga mu biragiro byo, nga wabissaawo bibeerewo emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Edda n'edda nnamanyanga olw'ebyo bye wategeeza, Nga wabinyweza emirembe gyonna. REESI
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okuva edda n'edda nayiga bye walagira, ne mmanya nti wabiteekawo nga bya mirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Edda n'edda namanyanga olw'ebyo bye wategeeza, Nga wabinyweza emirembe gyonna.