Psalms 119:153 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba ennaku zange, omponye, kubanga etteeka lyo siryerabidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tunuulira okubonaabona kwange omponye, kubanga seerabira mateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olowoozenga okubonaabona kwange, omponye; Kubanga seerabira mateeka go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Laba obuyinike bwange, omponye, kubanga seerabira mateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
REESI: Olowoozenga okubonaabona kwange, omponye; Kubanga seerabira mateeka go.