Psalms 119:157 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bangi abanjigganya n'abalabe bange, kyokka saawunjuka ku by'oyigiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalabe abanjigganya bangi, naye nze siivenga ku biragiro byo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abanjigganya n'abankyawa bangi: Naye sseekooloobyanga kuleka bye wategeeza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abanjigganya n'abankyawa bangi, naye nze siva ku bye walagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abanjigganya n'abankyawa bangi: Naye seekooloobyanga kuleka bye wategeeza.