Psalms 119:159 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba, ayi Mukama, nga bwe njagala ebiragiro byo, mpa obulamu olw'ekisa kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, Ayi Mukama, bwe njagala ebiragiro byo! Onkuumenga ng’okwagala kwo bwe kuli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olowooze bwe njagala ebiragiro byo: Onzuukize, Ayi Mukama, ng'ekisa kyo bwe kiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, laba bwe njagala bye walagira. Olw'ekisa kyo, kuuma obulamu bwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olowooze bwe njagala ebiragiro byo: Onzuukize, ai Mukama, ng'ekisa kyo bwe kiri.