Psalms 119:160 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kigambo kyo kyonna kya mazima, buli tteeka lyo ettuukirivu lya mirembe na mirembe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebigambo byo byonna bya mazima meereere; n’amateeka go ga lubeerera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kyo kyonna kyonna mazima; N'emisango gyo egy'ensonga gyonna gyonna gibeerera emirembe gyonna. SINI
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulamwa gw'amateeka go ge mazima, byonna by'olagira bituufu era bya mirembe gyonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekigambo kyo kyonna kyonna mazima; N'emisango gyo egy'ensonga gyonna gyonna gibeerera emirembe gyonna.