Psalms 119:161 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafuzi banjigganya awatali nsonga, naye omutima gwange gutya ebigambo byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abafuzi banjigganyiza bwereere, naye ekigambo kyo nkissaamu ekitiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abalangira banjigganyizza awatali nsonga; Naye omutima gwange gutya nnyo ebigambo byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'obuyinza banjigganya awatali nsonga, naye nze nzisaamu ebiragiro byo ekitiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
SINI: Abalangira banjigganyizza awatali nsonga; Naye omutima gwange gutya nnyo ebigambo byo.