Psalms 119:169 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omulanga gwange gukutuuke, ayi Mukama; mpa okutegeera nga bwe wagamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okukaaba kwange kutuuke gy’oli, Ayi Mukama, ompe okutegeera ng’ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okukaaba kwange kusemberenga mu maaso go, Ayi Mukama: Ompe okutegeeranga ng'ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okukaaba kwange kutuuse gy'oli, ayi Mukama, ompe okutegeera nga bwe wasuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
TAWU: Okukaaba kwange kusemberenga mu maaso go, ai Mukama: Ompe okutegeeranga ng'ekigambo kyo bwe kiri.