Psalms 119:174 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Njaayaanira obulokofu bwo, ayi Mukama; etteeka lyo lye ssanyu lyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Neegomba nnyo obulokozi bwo, Ayi Mukama, era amateeka go lye ssanyu lyange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Njaayaanidde obulokozi bwo, Ayi Mukama; Era amateeka go ge gansanyusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, neegomba ondokole, era amateeka go ge gansanyusa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Njaayaanidde obulokozi bwo, ai Mukama; Era amateeka go ge gansanyusa.