Psalms 119:176 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mbuze ng'endiga ewabye; noonya omuweereza wo, kubanga ebiragiro byo sibyerabira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndi ng’endiga ebuze. Onoonye omuddu wo, kubanga seerabidde mateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnakyama ng'endiga ebuze; noonya omuddu wo; Kubanga sseerabira bye walagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbutaabutana ng'endiga eyabula, onnoonye nze omuweereza wo, kubanga seerabira biragiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nakyama ng'endiga ebuze; noonya omuddu wo; Kubanga seerabira bye walagira.