Psalms 119:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beesiimye abakuuma by'ayigiriza, abamunoonya n'omutima gwonna;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balina omukisa abo abagondera ebiragiro bye, era abanoonya Mukama n’omutima gwabwe gwonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balina omukisa abo abeekuuma bye yategeeza, Abamunoonya n'omutima gwabwe gwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ba mukisa abakuuma bye yalagira, abajja gy'ali n'omutima gwabwe gwonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balina omukisa abo abeekuuma bye yategeeza, Abamunoonya n'omutima gwonna.