Psalms 119:22 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzigyaako okuvumibwa n'okugayibwa, kubanga ntuusa by'oyigiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mponya okuduula kwabwe n’okunyooma kwabwe; kubanga bye walagira mbigondera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onzigyeko okuvumibwa n'okunyoomebwa; Kubanga nneekuumye bye wategeeza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omponye okuvumibwa n'okunyoomebwa kubanga nkuumye bye wakuutira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onzigyeko okuvumibwa n'okunyoomebwa; Kubanga neekuumye bye wategeeza.