Psalms 119:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakungu ne bwe batuula ne banjogerako obubi, ye omuweereza wo alyebuulirira ku tteeka lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde ng’abalangira bansalira enkwe; naye nze, omuweereza wo, nnaafumiitirizanga ku biragiro byo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'abalangira batuula ne banjogerako obubi: Naye omuddu wo nnafumiitiriza amateeka go. DALESI
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abafuzi batuula ne banjogerako obubi, naye nze omuweereza wo, ndowoolereza ku mateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'abalangira batuula ne banjogerako obubi: Naye omuddu wo nafumiitiriza amateeka go.