Psalms 119:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abo abatakola bubi, abatambulira mu makubo ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abatasobya, era abatambulira mu makubo ge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era abatasobya, Naye abatambulira mu makubo ge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
era abatakola bibi wabula abatambulira mu makubo g'abalaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, abo tebakola ebitali bya butuukirivu; Batambulira mu makubo ge.