Psalms 119:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzirukira mu kkubo ly'ebiragiro byo, kubanga wawa eddembe omutima gwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’onoosumulula omutima gwange, nnaatambuliranga mu makubo go ng’ebiragiro byo bwe biri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaddukiranga mu kkubo ly'ebyo bye walagira, Bw'oligaziya omutima gwange. HE
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaatuukirizanga by'olagira, ng'onnyambye okubitegeera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
HE: Naddukiranga mu kkubo ly'ebyo bye walagira, Bw'oligaziya omutima gwange.