Psalms 119:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga njaayaanira ebiragiro byo. Mu butuukirivu bwo mpa mbeere mulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, njayaanira ebiragiro byo; onkomyewo mu butuukirivu bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, nneegombanga ebiragiro byo: Onzuukirize mu butuukirivu bwo. VAWU
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Laba, njagala nnyo ebiragiro byo, ggwe omwenkanya, mpa obulamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, neegombanga ebiragiro byo: Onzuukirize mu butuukirivu bwo.