Psalms 119:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwo ndibaako kye nnyanukula abansojja, kubanga nsuubira mu bigambo byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ndyoke mbeere n’eky’okwanukula abo abambonyaabonya; kubanga neesiga kigambo kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe ntyo bwe ndiba n'eky'okuddamu eri oyo anvuma; Kubanga nneesiga ekigambo kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ndyoke mbeeko ne kye nziramu abanvuma, kubanga neesiga ebigambo byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe ntyo bwe ndiba n'eky'okuddamu eri oyo anvuma; Kubanga neesiga ekigambo kyo.