Psalms 119:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnaatambulanga nga neetaaya, kubanga nnoonyereza ebiragiro byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nnaatambulanga n’emirembe, kubanga ngoberedde ebyo bye walagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nnaatambulanga nga nneeyabya; Kubanga nnoonyezza ebiragiro byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nnaabeeranga mu ddembe, kubanga nfuba okukwata ebiragiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naatambulanga nga neeyabya; Kubanga nnoonyezza ebiragiro byo.