Psalms 119:46 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu maaso ga bakabaka ndyogera ku by'oyigiriza, sigenda kukwatibwa nsonyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era nnaayogeranga ku biragiro by’omu maaso ga bakabaka, nga sikwatibwa nsonyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nnaayongeranga ku ebyo bye wategeeza mu maaso ga bakabaka, Ne ssikwatibwa nsonyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnaategeezanga bakabaka amateeka go, nga sikwatibwa nsonyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naayogeranga ku ebyo bye wategeeza mu maaso ga bakabaka, Ne sikwatibwa nsonyi.