Psalms 119:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndisitula emikono gyange eri ebiragiro byo bye njagala; ndyebuulirira ku tteeka lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nzisaamu nnyo ekitiibwa ebiragiro byo era mbyagala. Nnaafumiitirizanga ku mateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nnaayimusanga engalo zange eri ebyo bye walagira, bye nnaayagalanga: Era nnaafumiitirizanga amateeka go. ZAYINI
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebiragiro byo mbissaamu ekitiibwa era mbyagala. Nnaalowoolerezanga ku mateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naayimusanga engalo zange eri ebyo bye walagira, bye nnaayagalanga: Era naafumiitirizanga mateeka go.