Psalms 119:55 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, ekiro nzijukira erinnya lyo, era ndikwata etteeka lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiro nzijukira erinnya lyo, Ayi Mukama, ne neekuuma amateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnajjukiranga erinnya lyo ekiro, Ayi Mukama, Era nnakwatanga amateeka go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkujjukira ekiro ayi Mukama, ne ŋŋondera amateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Najjukiranga erinnya lyo ekiro, ai Mukama, Era nakwatanga amateeka go.