Psalms 119:57 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama gwe mugabo gwange; nasuubiza okukwata ebigambo byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe mugabo gwange, Ayi Mukama; nasuubiza okukugonderanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama gwe mugabo gwange: N'ayogera nga nnaakwatanga ebigambo byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ggwe wange, nsuubiza okukwatanga ebiragiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
KEESI: Mukama gwe mugabo gwange: Nayogera nga naakwatanga ebigambo byo.