Psalms 119:58 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnoonya amaaso go n'omutima gwange gwonna, nsaasira nga bwe wasuubiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkwegayirira n’omutima gwange gwonna, ondage ekisa kyo nga bwe wasuubiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'asaba ekisa kyo n'omutima gwange gwonna: Onsaasire ng'ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkwegayirira n'omutima gwange gwonna, onkwatirwe ekisa nga bwe wasuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nasaba ekisa kyo n'omutima gwange gwonna: Onsaasire ng'ekigambo kyo bwe kiri.