Psalms 119:65 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, omuweereza wo wamukolera bulungi, nga bwe wagamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okoze bulungi omuddu wo, Ayi Mukama, ng’ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okoledde ebirungi omuddu wo, Ayi Mukama, ng'ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Otuukiriza kye wasuubiza, ayi Mukama, ng'onkolera ebirungi nze omuweereza wo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
TEESI: Okoledde ebirungi omuddu wo, Ai Mukama, ng'ekigambo kyo bwe kiri.