Psalms 119:66 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Njigiriza ennamula entuufu n'amagezi, kubanga ebiragiro byo mbyesiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Njigiriza okumanya n’okwawula ekirungi n’ekibi, era ompe okumanya; kubanga nzikiririza mu mateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onjigirizenga okusala emisango egy'ensonga n'okutegeera; Kubanga nnakkirizanga ebyo bye walagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ompe amagezi n'okutegeera, kubanga neesiga ebiragiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onjigirizenga okusala emisango egy'ensonga n'okutegeera; Kubanga nakkirizanga ebyo bye walagira.