Psalms 119:67 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nali sinnatoowazibwa, nagwa mu nsobi, naye kati bye wagamba mbikuuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe wali tonnambonereza nakyama nnyo, naye kaakano ŋŋondera ekigambo kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nga ssinnabonyaabonyezebwa, nnakyama; Naye kaakano nkwata ekigambo kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga sinnabonaabona nakuvangako, naye kaakano mpulira by'olagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nga sinnabonyaabonyezebwa, nakyama; Naye kaakano nkwata ekigambo kyo.