Psalms 119:69 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Newandibadde ng'abeekuza bampaayirizza, naye nze ntuusa ebiragiro byo n'omutima gwonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’amalala banjogeddeko nnyo eby’obulimba, naye nze nkwata ebyo bye walagira, n’omutima gwange gwonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'amalala banjiiyirizzaako eky'obulimba: N'omutima gwange gwonna nneekuumanga ebiragiro byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abeekulumbaza banjogerako eby'obulimba, naye nze nnywerera ku by'oyigiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ab'amalala banjiiyirizzaako eky'obulimba: N'omutima gwange gwonna neekuumanga ebiragiro byo.