Psalms 119:72 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Etteeka ly'akamwa ko ddungi gy'endi n'okusinga enkumi za zaabu ne ffeeza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amateeka go ge walagira ga mugaso nnyo gye ndi okusinga enkumi n’enkumi eza ffeeza ne zaabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amateeka g'akamwa ko gampoomera nze Okusinga ebitundu eby'ezaabu n'effeeza enkumi n'enkumi. YODI
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amateeka go gansingira zaabu ne ffeeza enkumi n'enkumi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amateeka g'akamwa ko gampoomera nze Okusinga ebitundu eby'ezaabu n'effeeza enkumi n'enkumi.