Psalms 119:73 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emikono gyo gyankola ne gimmumba, mpa okutegeera njige ebiragiro byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emikono gyo gye gyankola ne gimmumba, mpa okutegeera ndyoke njige amateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Engalo zo ze zankola, ze zammumba: Ompe amagezi, njigenga ebyo bye walagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe wantonda era ggwe onkuuma, mpa amagezi njige ebiragiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
YODI: Engalo zo ze zankola, ze zammumba: Ompe amagezi, njigenga ebyo bye walagira.