Psalms 119:74 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abakutya bandabe basanyuke, kubanga nasuubira mu kigambo kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abakutya banandabanga ne basanyuka, kubanga essuubi lyange liri mu kigambo kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abakutya banandabanga ne basanyuka; Kubanga nnaasuubiranga ekigambo kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abakussaamu ekitiibwa bwe banandabanga, banaasanyukanga, kubanga neesiga kye wasuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abakutya banandabanga ne basanyuka; Kubanga naasuubiranga elugambo kyo.