Psalms 119:75 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmanyi, ayi Mukama, ng'amateeka go matuukirivu, nga wantoowaza mu mazima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmanyi, Ayi Mukama, ng’amateeka go matukuvu, era wali mutuufu okumbonereza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmanyi, Ayi Mukama, ng'emisango gyo gya nsonga, Era nga wambonyaabonya olw'obwesigwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmanyi ayi Mukama, nti olamula mu mazima, era nga wambonereza kubanga oli mwesigwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmanyi, ai Mukama, ng'emisango gyo gya nsonga, Era nga wambonyaabonya olw'obwesigwa.