Psalms 119:80 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omutima gwange gubuleko omusango ku tteeka lyo, nneme kuswala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbeera, omutima gwange guleme kubaako kya kunenyezebwa mu mateeka go, nneme kuswazibwa!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutima gwange gutuukirire mu mateeka go; Nnemenga okukwatibwa ensonyi. KAFU
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ntuukirize bulungi bye walagira, nnemenga okuswala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gwange gutuukirire mu mateeka go; Nnemenga okukwatibwa ensonyi.