Psalms 119:81 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omwoyo gwange guzirikira obulokozi bwo; nsuubira mu kigambo kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emmeeme yange erumwa nnyo ennyonta ng’eyaayaanira obulokozi bwo, essuubi lyange liri mu kigambo kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emmeeme yange ezirise olw'obulokozi bwo: Naye nsuubira ekigambo kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, nkooye nga nkulindirira okundokola, naye neesiga kye wayogera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
KAFU: Emmeeme yange ezirise olw'obulokozi bwo: Naye nsuubira ekigambo kyo.