Psalms 119:83 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Laba nfuuse ng'endyanga ezeetuzze olw'omukka, naye amateeka go sigeerabira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Newaakubadde nga nfuuse ng’ensawo ey’eddiba, eya wayini eri mu mukka, naye seerabira bye walagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga nfuuse ng'eddiba eriwanikibwa mu mukka; Naye sseerabira mateeka go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde nfuuse ng'eddiba eritakyagasa, naye seerabira bye wasuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga nfuuse ng'eddiba eriwanikibwa mu mukka; Naye seerabira mateeka go.