Psalms 119:89 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emirembe gyonna, ayi Mukama, ekigambo kyo kyassibwawo mu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, Ekigambo kyo kinywevu mu ggulu, kya mirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emirembe gyonna, Ayi Mukama, Ekigambo kyo kinyweredde mu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ky'oyogera kibeerera, ne mu ggulu kiba kinywevu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
LAMEDI: Emirembe gyonna, ai Mukama, Ekigambo kyo kinyweredde mu ggulu.