Psalms 119:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuvubuka alikuuma atya ekkubo lye nga ttukuvu? Ng'akwata ekigambo kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuvubuka anaakuumanga atya ekkubo lye nga ttereevu? Anaalikuumanga ng’agoberera ekigambo kyo nga bwe kiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuvubuka anaalongoosanga atya ekkubo lye? Nga yeegendereza ng'ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale omuvubuka anaakuumanga atya empisa ze? Nga yeegendereza, n'akolera ku biragiro byo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
BEESI: Omuvubuka anaalongoosanga atya ekkubo lye? Nga yeegendereza ng'ekigambo kyo bwe kiri.