Psalms 119:92 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Etteeka lyo teriba kubeera ssanyu lyange, singa naggwaawo dda mu kutoowazibwa kwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa nnali sisanyukira mu mateeka go, nandizikiridde olw’obulumi bwe nalimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Singa amateeka go si ge gansanyusa, Nnandizikiridde bwe nnabonyaabonyezebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa amateeka go si ge gansanyusa, nandibadde nfudde bwe nabonaabona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Singa amateeka go si ge gansanyusa, Nandizikiridde bwe nnabonyaabonyezebwa.