Psalms 119:96 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli ekituukiridde nakirabako enkomerero, naye ebiragiro byo tebiriiko kkomo n'akatono.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebintu byonna biriko we bikoma naye amateeka go tegakugirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndabye ebintu byonna ebyatuukirira gye bikoma; Naye ekiragiro kyo kigazi nnyo. MEMU
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndabye ng'ebintu byonna birina we bikoma, naye ebiragiro byo tebirina kkomo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndabye ebintu byonna ebyatuukirira gye bikoma; Naye ekiragiro kyo kigazi nnyo.