Psalms 119:97 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, nga njagala etteeka lyo, ndyebuulirirako olunaku lwonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amateeka go nga ngagala nnyo! Ngafumiitirizaako olunaku lwonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amateeka go nga ngaagala! Ago ge nfumiitiriza okuzibya obudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amateeka go ngaagala nnyo, ngeebuulirirako okuzibya obudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
MEMU: Amateeka go nga ngaagala! Ago ge nfumiitiriza okuzibya obudde.