Psalms 12:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Ku lutamba olwomunaana. Zabbuli ya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tuyambe, Ayi Mukama, kubanga tewakyali n’omu amanyi Katonda; abantu abeesigwa bonna baweddewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yamba, Mukama; kubanga abatya Katonda baggwaawo, ab'amazima bakendeera mu bantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama tuyambe, kubanga abalungi baweddewo, amazima gawedde mu bantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yamba, Mukama; kubanga atya Katonda aggwaawo; Kubanga abakkiriza bakendeera mu baana b'abantu.