Psalms 12:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli muntu alimba munne; boogeza mimwa gya nkwe na mitima gya nkulubbirye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama, osirise akamwa k’abo bonna abeewaanawaana, na buli lulimi olwenyumiriza;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama sirisa aboogera eby'okwenyumiriza, Aboogera eby'okwegulumiza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, sirisa aboogera ebiwaanawaana, ggala akamwa k'abo abeetenda, abagamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama alimalawo emimwa gyonna eginyumiriza, N'olulimi olwogera ebikulu: