Psalms 12:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebigambo by'Omukama bigambo bitukuvu, ffeeza omuyooyoote mu kabiga ak'ebbumba, atukuziddwa emirundi musanvu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ayi Mukama, tukwesiga ng’onootukuumanga, n’otuwonya abantu abali ng’abo emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ayi Mukama, tukuumenga bulijjo, Otuwonye ababi ab'omulembe guno.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, tukuumenga bulijjo, otuwonye ababi ab'omulembe guno.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onoobakuumanga, ai Mukama, Onoobawonyanga mu mirembe gino ennaku zonna.