Psalms 12:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe, ayi Mukama, tutalize; tukuume, otutaase abantu abo bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ababi beeyisaayisa nga bagulumiza ebitaliimu nsa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ababi babunye buli wantu, N'obugwagwa bwe bugulumizibwa mu bantu!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababi babunye buli wantu, ekibi kye kitendebwa mu bantu!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ababi batambula ku njuyi zonna, Obugwagwa bwe bugulumizibwanga mu baana b'abantu.