Psalms 120:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mpozzi obusaale obwogi obw'omutabaazi, n'amanda ag'oluvunvu agengeredde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onoofumitibwa n’obusaale obwogi obw’omulwanyi omuzira, n’oyokerwa ku manda ag’omuti entaseesa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obusaale obw'obwogi obw'abazira, Era n'amanda ag'entaseesa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olibonerezebwa n'obusaale obwogi obw'abazira, era n'amanda agengereredde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusaale obw'obwogi obw'abazira, Era n'amanda ag'entaseesa.