Psalms 120:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndabye nze okuba nti nsula mu Meseki, nti nsula mu weema za Kedari.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndabye ennaku, kubanga mbeera mu Meseki; nsula mu weema za Kedali!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Zinsanze, kubanga ntambulira mu Meseki Kubanga ntuula mu weema za Kedali!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga zinsanze okubeera mu Bameseki ne mu Bakedari!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zinsanze, kubanga ntambulira mu Meseki Kubanga ntuula mu weema za Kedali!