Psalms 120:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nze ndi wa mirembe, naye bwe njogera, bo baagala ntalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nze njagala mirembe, naye bwe njogera bo baagala ntalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nze njagala emirembe; Naye bwe njogera, baagala lutalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze njagala mirembe. Naye bwe njogera, bo baagala kulwana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze njagala emirembe: Naye bwe njogera, baagala okulwana.