Psalms 121:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluyimba olw'amambuka. Amaaso gange ngasitula ne ntunuulira ensozi. Obuyambi buva wa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnyimusa amaaso gange eri ensozi, okubeerwa kwange kuva wa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaayimusa amaaso gange eri ensozi; Okubeerwa kwange kuliva wa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nnyimusa amaaso gange ne ntunuulira ensozi. Obuyambi bwange buliva wa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naayimusa amaaso gange eri ensozi: Okubeerwa kwange kuliva wa?