Psalms 121:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Talireka kigere kyo kuseerera; oyo akukuuma tagenda kusumagira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Taliganya kigere kyo kusagaasagana; oyo akukuuma taabongootenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Taliganya kigere kyo okusagaasagana; Akukuuma taabongootenga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Talikuleka kugwa, akukuuma talisumagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Taliganya kigere kyo okusagaasagana: Akukuuma taabongootenga.