Psalms 121:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kikakase, talisumagira, yadde okwebaka, oyo omukuumi wa Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba, oyo akuuma Isirayiri taabongootenga so teyeebakenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, oyo akuuma Isiraeri Taabongootenga so teyeebakenga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala oyo akuuma Yisirayeli teyeebaka, wadde okusumagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, akuuma Isiraeri Taabongootenga so teyeebakenga.